Zephaniah 1:18

18 aEffeeza yaabwe ne zaabu yaabwe
tebiriyinza kubataasa
ku lunaku olw’obusungu bwa Mukama.

Ensi yonna erizikirizibwa
omuliro gw’obuggya bwe,
era alimalirawo ddala
abo bonna abali mu nsi.
Copyright information for LugEEEE